Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing · 644 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM
Archive

Tag: news

Bobi Wine ne Besigye basaze akaguwa akaggulawo ekitebe ekipya ekya NUP

Pulezidenti wa National Unity Platform (NUP)Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine, neyaliko Pulezidneti wa Forum for Democratic Change…

Ssente zezatulemesa okuzimba ekizimbe ekiri mu ppulaani – SG Rubongoya

Ssaabawandiisi wa National Unity Platform – NUP, David Lewis Rubongoya ayanukudde ababadde batandise okwogerera NUP ebisongovu nti yasuubiza…

Bemugamba abawambibwa baddukira bweru wa Ggwanga – Faruk Kirunda

Amyuuka Munnamawulire wa Pulezidenti, Kirunda Faruk yavuddeyo nategeeza nti ye takkikiriza nti abantu aboogerwako aba National Unity Platform…

Kyonna kyekiri kijja kuggwa – Bobi Wine

Omukulembeze wa National Unity Platform Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine avuddeyo neyewuunya abebyokwerinda okutegeeza nti tebalina basirikale…

NRM ewulira nsaalwa – Babaka ba NUP

Ababaka ba Palamenti abali ku ludda oluvuganya Gavumenti nga boogera ku ky’abebyokwerinda okulemesa omukolo gwabwe ogwokuggulawo ekitebe ky’ekibiina…

Buganda ewaddeyo obukadde obusoba mu 100 eri abateesiteesi b’embaga ya Kyabazinga

Katikkiro Charles Peter Mayiga; “Tukyazizza Katuukiro wa Busoga n’abakulembeze b’Obwakyabazinga abalala mu kaweefube gwe baliko okutegeka embaga ya…

LOP atandise okugenda mu bitundu gyebawamba abantu be

Akulira oludda oluwabula Gavumenti Hon. Mathias Mpuuga Nsamba atandise okutalaaga ebitundu ebyenjawulo okusisinkana Ab’enganda z’abawagizi baabwe ababuzibwawo. “YUDA…

FUFA eyanjudde omutendesi wa Uganda Cranes omuggya

Omutendesi wa ttiimu y’eggwanga ey’omupiira ogw’ebigere eya Uganda Cranes Paul Joseph Put ayanjuddwa olunaku olwaleero ku kitebe ky’ekibiina…

Ekitebe tujja ku kiggulawo enkya – Bobi Wine

Pulezidenti w’ekibiina kya National Unity Platform, Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine ategeezezza nti okuggulawo ekitebe ky’ekibiina ki…