Breaking
News: Moses Bekabya yalimba ngamaze nokukuba ebirayiro ngakutte ekitabo ekitukuvu! News: Ekimotoka kyenkokoto ekya Hardware World kyabuddeko mixer neggwa eri olunaku lweggulo! News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 290 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM
News

LOP atandise okugenda mu bitundu gyebawamba abantu be

November 2, 2023 · Mubiru Ali
Akulira oludda oluwabula Gavumenti Hon. Mathias Mpuuga Nsamba atandise okutalaaga ebitundu ebyenjawulo okusisinkana Ab’enganda z’abawagizi baabwe ababuzibwawo.
“YUDA SSEMPIJJA ALIWA?
Ssempijja yawambibwa nga 19 December 2020 okuva e Kabembe mu Gombolola ye Kyampisi, District ye Mukono mu Kyaggwe.
Yawambibwa n’abantu abalala 5 oluvanyuma abayimbulwa kyokka yye nabuli kati talabikanga.”