Breaking
News: Moses Bekabya yalimba ngamaze nokukuba ebirayiro ngakutte ekitabo ekitukuvu! News: Ekimotoka kyenkokoto ekya Hardware World kyabuddeko mixer neggwa eri olunaku lweggulo! News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 288 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM
News

Ssente zezatulemesa okuzimba ekizimbe ekiri mu ppulaani – SG Rubongoya

November 4, 2023 · Mubiru Ali
Ssaabawandiisi wa National Unity Platform – NUP, David Lewis Rubongoya ayanukudde ababadde batandise okwogerera NUP ebisongovu nti yasuubiza ekizimbe bwaguuga kyokka nezimba akazimbe akatono okukamala.
Ono agambye nti tebaasobodde kuzimba Kitebe kinene nga kyebaalowooza olw’ebbula ly’ensimbi.
Okusinziira ku Rubongoya, abakugu baabategeeza nti ekizimbe kyebaali baagala kimalawo obuwumbi bwa ssente obusukka mu buna ate nga tebazirina.
Ono agamba wano webaasalirawo bagule ebizimbe ebiri mu ttaka n’ebiriranyeewo era nti ssente zebaakozesezza teziweza wadde ebutundutundu 10 obwa ssente zebaalina okukozesa ku kizimbe ekyasooka.