Breaking
News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Akawungeezi ka leero ŋŋenzeeko mu maka gomugenzi Alex Mukulu, okukubagiza abenju nabooluganda olwokuviibwako News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise. News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing · 233 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
Archive

Tag: news

Mita za yaka zakukoma okukola omwaka guno

Minisitule evunaanyizibwa ku byobugagga obw’ensibo wamu namasanyalaze evuddeyo netegeeza nti mita zonna eza yaka zakukoma okukola nga 24-November-2024…

Ennyonyi namunkanga eya UPDF egudde

Ennyoyni ekika kya namukanga ey’eggye lya UPDF ettuntu lyaleero egudde ku kyalo karugutu-Nyamisigiri, mu Gombolala y’e Kicwamba. Okusinziira…

Pastor Bugingo alumbiddwa abatamanyangamba

Abatamanyangamba abatanategeerekeka mu kiro ekikeesezza olwaleero basindiridde emotoka y’Omusumba w’abalokole Aloysious Bugingo amasasi bwabadde adda awaka okukakana nga…

Uganda egiddwa ku lukalala lwa Agoa

Pulezidenti wa America, Joe Biden mu butongole aggye Uganda n’amawanga ga Africa amalala okuli; Central African Republic, Gabon…

Gen. Muhoozi alagidde abebyokwerinda okunoonyereza ku byabawagizi be abakubwa amasasi

Gen. Muhoozi Kainerugaba; “Tusinza Mukama nti omuwagizi waffe owamaanyi omusumba Bugingo yasimattuse okuttibwa ekiro ekiyise bweyabadde avuga ngadda…

Pulezidenti Museveni bamukoledde ekibumbe e Rushere

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni bamusiimye n’ekibumbe ekyateereddwa mu Rushere Town Council, mu Disitulikiti y’e Kiruhura nga kyakoleddwa UPDF…

Bannakisinde kya MK Movement bakyaddeko ewa Pasita Bugingo

Bannakisinde ki MK Movement ekya, Gen. Muhoozi Kainerugaba okuli Hon. Micheal Mawanda, Hon Henry Basaliza, omuyimbi Bebe Cool…

Mwe abalumba Bobi Wine temumanyi basula ku nguudo kyebayitamu – RCC Burora

RCC wa Lubaga Burora Herbert Anderson avuddeyo; “Ndabye banange abamu nga banyooma ekikolwa kya Kyagulany aka Bobi Wine…

Mwebale kusabira mukyala wange – Pulezidenti Museveni

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni yavuddeyo nayozayoza Bannayuganda olwokumalako omwaka 2023 nabagaliza omwaka 2024 omulungi, era ono yategeezezza Eggwanga…