Breaking
News: Guuguno omugga ogulimu amazzi agakyasinze mu nsi yonna okwokya nga tegamanyi na butto akyamuse ngekigaviirako okwokya bwegatyo kiwuniikiriza era News: Naye nga kyosubwa okimanyi! E Kavumba kyakutte dda. News: Ensi ya Neyimbira 2026 tuli eno mu Las Vegas e Kavumba kitokota baaba.
ON NOW Awali Omukka
Now Playing · 289 listening Simba FM Live
awali show photo

On Air

Awali Omukka

Prossy Kyeswa

Talk Show 9:00 PM - 12:00 AM
News

Bannakisinde kya MK Movement bakyaddeko ewa Pasita Bugingo

January 3, 2024 · Mubiru Ali
Bannakisinde ki MK Movement ekya, Gen. Muhoozi Kainerugaba okuli Hon. Micheal Mawanda, Hon Henry Basaliza, omuyimbi
Bebe Cool ne Barugahara Balaam Ateenyi bakyaddeko mu maka g’omusumba Aloysious Bugingo e Namayumba mu Wakiso okumusaasira ebizibu ebyamutuuseeko ekiro ekiyise abakwata mmundu bwebaasasidde emmotoka ye amasasi okukkakana ng’omuyambi we, Richard Muhumuza afiiriddewo.
Bano bebatuusizza obubaka bwa mukama waabwe obumusaasira.