Breaking
News: Abanoonyi bobuddamu bakedde kwekalakaasiza ku kitebe kyAmawanga amagatte ekivunaanyizibwa ku banoonyi bobuddamu ekya United Nations High News: Nga 22 January 2027 ku Sheraton Gardens mu Kampala Omulangira Ndausi ategese ekivvulu kwagenda okujaguliza emyaka 35 mu media. Tubeeyo tumuwagire. News: Eggwanga lya Senegal kyaddaaki likakasiddwa nga linantameggwa lya Africa Cup of Nations AFCON 2025 oluvannyuma lwokuwangula okujjulira
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 48 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM
News

Ennyonyi namunkanga eya UPDF egudde

January 3, 2024 · Mubiru Ali
Ennyoyni ekika kya namukanga ey’eggye lya UPDF ettuntu lyaleero egudde ku kyalo karugutu-Nyamisigiri, mu Gombolala y’e Kicwamba.
Okusinziira kuberabiddeko bagamba nti eno ebadde eyolekera DR Congo ngegudde yakasimbula ku Ssaka Airfield mu Gombolala y’e Kicwamba.
Kigambibwa nti nga tenaggwa esoose kutomera kasolya ka nnyumba nga tenakwata muliro neggwawo.
Omwogezi wa UPDF Air Force Maj Naboth Mugisha ategeezezza nti kano kabadde kabenje.