Breaking
News: Omumyuuka wa Sipiika wa Palamenti Thomas Tayebwa agamba nti lwakiri yesiga omulogo wenkuba ku kyalo okusinga enteebereza yobudde eweebwa News: Abakozi bekitongole ekivunaanyizibwa ku kibuga Kampala ekya Kampala Capital City Authority News: Akabonero kEngule kaba kakutuuyunira baaba. Muzeeyi alajanidde Endukusa emutaase! Engule 2026
ON NOW Ebyemizannyo ▶ UP NEXT Tokammalirawo 2:00 PM - 4:00 PM
Now Playing ยท 731 listening Simba FM Live
ebyemizannyo show photo

On Air

Ebyemizannyo

Bruce Omutabizi

1:00 PM - 2:00 PM 1:00 PM - 2:00 PM
News

Mwe abalumba Bobi Wine temumanyi basula ku nguudo kyebayitamu – RCC Burora

January 2, 2024 · Mubiru Ali
RCC wa Lubaga Burora Herbert Anderson avuddeyo; “Ndabye banange abamu nga banyooma ekikolwa kya Kyagulany aka Bobi Wine okyokugabira abantu bokunguudo abatalina gyebabeera emmere. Ekyenaku bangi ku bano tebamanyi kyekitegeeza nabutabeera nawosula.
Bino byonna biva ku bali mu wofiisi ku Kampala Capital City Authority – KCCA ngomulimu gwabwe omukulu kukeera mu offiisi, kufuna musaala munene nga tebalina kyebakoze.
Amazima gali nti akobuntu kekasooka. Nze nga nze saagala kunenya Kyagulanyi olwokweyambisa obunafu obwobuntu ate nabakozesa bulungi.”