Breaking
News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Akawungeezi ka leero ŋŋenzeeko mu maka gomugenzi Alex Mukulu, okukubagiza abenju nabooluganda olwokuviibwako News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise. News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing · 293 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
Archive

Tag: news

Ebigezo bya Siniya eyookuna bifulumizibwa nkya

Minisita w’Ebyenjigiriza n’ebyemizannyo Janet Kataaha Museveni avuddeyo nakakasa nti wakufulumya ebyava mu bigezo bya Siniya eyookuna ebyatuulibwa omwaka…

Munnamateeka Lukwago avudde mu Kakiiko ka Palamenti lwa Mubaka kugaana kwanukula bibuuzo bye

Munnamateeka Erias Lukwago olunaku olwaleero aleseewo omuntu we gwawolereza MP Zaake Francis Butebi mu Kakiiko ka Palamenti akakwasisa…

Omubaka Zaake agobwe mu Palamenti – Hon. Kinnyamatama

Omubaka Juliet Kinyamatama Ssuubi akiikirira Abakyala mu Disitulikiti y’e Rakai avuddeyo nasaba Akakiiko ka Palamenti aka Parliament’s Rules…

Katikkiro akwasiddwa ennyumba Buddukiro olwaleero

Omumyuuka w’Omukulembeze wa National Unity Platform owa Massekkati Hon. Mathias Mpuuga Nsamba; “Mukuuma Ddamula, Katikkiro Charles Peter Mayiga…

Bawala ba Katanga basaba kweyimirirwa

Omulamuzi wa Kkooti Enkulu mu Kampala Isaac Muwata olunaku olwaleero atandise okuwulira okusaba kwokweyimirirwa okwateekebwayo bawala b’omugenzi Henry…

Bannansi ba Congo 14 bakwatiddwa lwakukusa bikozesebwa mu nvuba embi

Ekitongole ekirwanyisa envuba embi okuva mu Uganda Police Force ekya Fisheries Protection Unit kyakutte Bannansi b’eggwanga lya Democratic…

Bannamateeka mulekeraawo okumala obudde nga mutuuze enkiiko ku nsonga ezitalina makulu – Kiryowa

Ssaabawolereza wa Gavumenti Kiryowa Kiwanuka atabukidde abalamuzi ne Bannamateeka olw’okuyita nga enkiiko ezitalina makulu ne balema okukola emirimu…

Minisita vaayo oyogere ku bupiira obunyiga abasajja – Sipiika Tayebwa

Omumyuuka wa Sipiika Thomas Tayebwa avuddeyo nasaba Minisita w’Ebyobulamu Dr. Jane Ruth Aceng Ocero okuvaayo nekiwandiiko ku kwemulugunya…

Abadde agambibwa okubba ebintu bya muganzi we azuuse – Poliisi

Omwogezi wa Uganda Police Force owa Kampala Metropolitan Police Luke Owoyesigyire avuddeyo nategeeza nti nga 3-Feb-2024 Poliisi y’e…