Breaking
News: Bano tebatumalira budde tebali ku mutindo gwa Ngule. JJ agobye abakontanyi ebibuuzo bibalamye! News: Bano Engule ya Radio Simba bajja kugirojja obulamu bwonna! News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa kutinta ne leero girindirire ku nnya ekiro ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga bafaafaagana
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 232 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Ebigezo bya Siniya eyookuna bifulumizibwa nkya

February 14, 2024 · Mubiru Ali

Minisita w’Ebyenjigiriza n’ebyemizannyo Janet Kataaha Museveni avuddeyo nakakasa nti wakufulumya ebyava mu bigezo bya Siniya eyookuna ebyatuulibwa omwaka 2023. Bino byogeddwa oluvannyuma lw’abakungu okuva mu Uganda National Examinations Board-UNEB okwamwanjulira ebyava mu bigezo enkya yaleero. Abayizi 349,459 bebewandiisa bwobageraagerageranya naabo abawendiisa mu 2022 abaali 364,467.
Abayizi ba 2023 bebasembyeyo okutuula ebigezo ebikwatagana nensomesa enkadde ebaddewo.