Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 496 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
Archive

Tag: latest

Abaduumira Poliisi mu bitundu eby’enjawulo bebanenyezebwa ku bivvulu – CP Fred Enanga

Omwogezi wa Uganda Police Force CP Fred Enanga; “Abaduumizi ba Poliisi mu bitundu ebyo bebanenyezebwa ku bifo ebyakoze…

Ebikwekweto ku ADF bigenda mu maaso mu DRC – Brig. Byekwaso

Omwogezi w’eggye lya UPDF Brig. Flavia Byekwaso; “Ebikwekweto bya Operation Shujaa bigenda kuweza omwezi era bitambula bulungi. Tutuuse…

Teri kukuba fire works – CP Enanga

Omwogezi wa Uganda Police Force CP Fred Enanga agamba nti tebanawa lukusa kifo kyonna wadde omuntu okukuba ebiriroliro…

Bannayuganda abasinga basanyufu nebyava mu kalulu – CP Fred Enanga

Omwogezi wa Uganda Police Force CP Fred Enanga; “Twagala okulabula abavubuka abayingizibwa mu byobuyekera. Tewaliwo nsonga ekuyingiza buyeekera.…

VP Alupo akiikiridde Pulezidenti Museveni e Kiruhura

Omumyuuka w’Omukulembeze w’Eggwanga Jessica Rose Epel Alupo; “Nakiikiridde H.E Gen. Yoweri Kaguta Museveni ku mukolo gwokusonderako ensimbi z’okuzimba…

Poliisi etandise kukubwatuka okwabadde e Wandegeya

Omumyuuka w’omwogezi wa Uganda Police Force owa Kampala Metropolitan Police ASP Luke Owoyesigyire avuddeyo kukubwatuka okwabadde e Wandegeya;…

Kitalo! Babiri bafiiridde mu kabenje ku Masindi Port Junction

Bbaasi ya Kkampuni ya BTC ebadde eva e Kampala ngedda Adjumani eremeredde omugoba waayo neggwa neyefuula mu kiro…

Kenya tenakwata ku Bannamaggye baffe – Brig. Byekwaso

Omwogezi w’eggye lya UPDF Brig. Flavia Byekwaso avuddeyo nasambajja ebibadde bitambuzibwa nga Poliisi ye Kenya bweyakutte abasirikale ba…

Minisita Minsa Kabanda aduukiridde Bannakampala

Minisita avunaanyizibwa ku nsonga za Kampala n’emiriraano Hajat Minsa Kabanda olunaku lw’eggulo yasiibye atalaaga ekibuga Kampala ngagabira Bannakampala…