Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 413 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Kitalo! Babiri bafiiridde mu kabenje ku Masindi Port Junction

December 26, 2021 · Mubiru Ali

Bbaasi ya Kkampuni ya BTC ebadde eva e Kampala ngedda Adjumani eremeredde omugoba waayo neggwa neyefuula mu kiro ekikeesezza olwaleero ku Masindi Port junction. Kigambibwa nti Ddereeva abadde agezaako okutaasa omulalu abadde atambulira wakati mu luguudo. Kigambibwa nti abantu 2 bafiiriddewo mbulaga n’abalala nebaddusibwa mu Ddwaliro ly’e Kiryandongo nga biwala ttaka.