Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya. News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana
ON NOW Ekiggunda
Now Playing ยท 45 listening Simba FM Live
ekiggunda show photo

On Air

Ekiggunda

DJ Jet B

8:00 PM - 12:00 AM 8:00 PM - 12:00 AM

Ebikwekweto ku ADF bigenda mu maaso mu DRC – Brig. Byekwaso

December 27, 2021 · Mubiru Ali
Omwogezi w’eggye lya UPDF Brig. Flavia Byekwaso; “Ebikwekweto bya Operation Shujaa bigenda kuweza omwezi era bitambula bulungi. Tutuuse ku buwanguzi obw’amaanyi.
Tukubye enkambi za ADF eziwerako, era tufunye newebawandiika abantu.
Abasirikale babiri bebakafa wabula nga kifudde ku nsobi zebakola nga bbo nga bayigga abayekera ba ADF e DRC.”