Breaking
News: Ate lubadde nate aaa….okwewandiisa mu Ngule kwengedde. News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi?
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing · 247 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM
Archive

Tag: latest

Katikkiro ali Mbarara

Katikkiro Charles Peter Mayiga alambudde farm ya Mukyala Philomena Kemijumbi Nshangano esangibwa e Rwanyamahembe mu District ye Mbarara.…

Bobi Wine agenze e Gulu okukubagiza

Omukulembeze wa National Unity Platform – NUP Hon. Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine; “Bwenakomyeewo mu Yuganda, nasitukiddemu…

Omuyimbi Eezzy agudde mu bazigu nebamukuba

#Wolokoso; Omuyimbi Opoka Eric aka Eezzy Music Africa yagudde mu bazigu mu kiro ekikeesezza olwaleero  e Muyenga bwabadde…

Omusirikale wa UPDF asimatusse okuttibwa empologoma

Ekitongole ekivunaanyizibwa ku bitonde ebyomunsiko mu Ggwanga ekya Uganda Wildlife Authority kivuddeyo nekitengeeza nga bwewabadde empologoma eyatolose mu…

Okujjuza ekya Oulanyah kwa nga 26-May

Ssentebe w’Akakiiko k’ebyokulonda aketengeredde aka Independent Electoral Commission Uganda Omulamuzi Simon Byabakama Mugenyi avuddeyo nategeeza nga enteekateeka z’okujjuza…

Abasirikale ba LDU 6237 bebamaze okutendekebwa

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni ngomuduumizi w’eggye lya UPDF owokuntikko akulidde omukolo gwokufulumya abasirikale b’eggye ekkuumabyalo erya Local Defence…

Ensonga za Muzeeyi Okori ngenda zituusa ewa Pulezidenti – H.E Alupo

Omumyuuka wa Pulezidenti Jessica Alupo bwabadde asoma obubaka bwa Pulezidenti Museveni eri abakungubazi ategeezezza nti ensonga zonna ezoogeddwa…

Pulezidenti Museveni weebale nnyo okujanjaba Oulanyah – Sipiika

Sipiika wa Palamenti Rt. Hon. Anita Among; “Neebaza nnyo Pulezidenti Museveni olwokukola kyonna ekisoboka okutaasa obulamu bwa muganda…

Naye nga lwaki tulima banange? – Norbert Mao

Omukelembeze wa Democratic Party Uganda Norbert Mao; “Nafuna omukisa Nze, Sipiika ne Ssaabalamuzi okulaba Jacob Oulanyah nga mulamu…