Breaking
News: Ate lubadde nate aaa….okwewandiisa mu Ngule kwengedde.
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo.
News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi?
Omuyimbi Eezzy agudde mu bazigu nebamukuba
April 10, 2022 · Mubiru Ali
Omuyimbi Opoka Eric aka
Eezzy Music Africa yagudde mu bazigu mu kiro ekikeesezza olwaleero e Muyenga bwabadde ava ku kivvulu nebamuleka nga ataawa. Ono yeyakuyimbira ennyimba okuli Tumbiiza Sound olwakyaaka ennyo mu kiseera kyomuggalo nerutuuka nokuwerebwa Minisitule y’ebyobulamu ngegamba nti lwali lukuma omuliro mu bantu.