Naye nga lwaki tulima banange? – Norbert Mao

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Omukelembeze wa Democratic Party Uganda Norbert Mao; “Nafuna omukisa Nze, Sipiika ne Ssaabalamuzi okulaba Jacob Oulanyah nga mulamu mu Ddwaliro e Seattle. Bwetakomawo okuva mu Amerika, abantu abamu baalowooza nti twabalimba. Baagamba nti twaweebwa enguzi tubalimbe nti mulamu so nga yafa dda!
Tuyinza kugulirirwa na ssente mmeka tulimbe Bannayuganda mazima ddala?”
#RIPOulanya
Share.

Leave A Reply