Breaking
News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta. News: Tubaagaliza olunaku lwamefuga olulungi.
ON NOW Weekend Taxi ▶ UP NEXT Simba Sports 2:00 PM - 8:00 PM
Now Playing · 387 listening Simba FM Live
weekend show photo

On Air

Weekend Taxi

Brenda Nansubuga

12:00 PM - 2:00 PM 12:00 PM - 2:00 PM
Archive

Tag: latest

Tetujja kudda mu Palamenti – LOP

Ababaka ku ludda oluwabula Gavumenti nga bakulembeddwamu LOP Mathias Mpuuga Nsamba berayiridde obutadda mu lutuula lwa Palamenti lwonna…

Nabbanja vvaayo mangu onyonyole ku byokukwata aba NUP – Sipiika Tayebwa

Omumyuuka wa Sipiika Thomas Tayebwa atadde Rt. Hon. Nabbanja Robinah Prime Minister okuvaayo mu bunnambiro ayanukule ku bigambibwa…

Ekitebe kya NUP kisaliddwako Poliisi

Ab’ebyokwerinda okuli; Military, UPDF wamu ne Uganda Police Force bakedde kusalako kitebe kya National Unity Platform e Kamwokya.…

Nze saagala byabufuzi munveeko – Gen. Kayihura

Eyaliko omuduumizi wa Uganda Police Force Rt. Gen. Kale Kayihura avuddeyo neyesammula ebigambibwa nti ateekateeka kwesogga by’abufuzi avuganye…

Muyimbule abantu baffe, abaafa mutuwe emirambo – Bobi Wine

Pulezidenti wa National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine asisinkanye eb’enganda z’abantu abazze babuzibwawo abateeberezebwa okubeera…

Oyo Nandala Gavumenti ye muwaga – Hon. Ssemujju

Abakulembeze ba Forum for Democratic Change abekiwayi kyo ku Katonga nga bakulembeddwamu Pulezidenti Erias Lukwago ne Hon. Ibrahim…

Byonna byetwayisa mu ttabamiruka waffe byali mu mateeka – Erias Lukwago

Abakulembeze b’ekibiina ki Forum for Democratic Change – FDC ab’ekiwayi ky’e Katonga nga bakulembeddwamu Pulezidenti waabwe ow’ekiseera Loodi…

Sipiika Tayebwa awakanyizza okyokuwa abaana abawala empeke

Omumyuuka wa Sipiika Thomas Tayebwa avuddeyo nasaba Gavumenti ya Uganda obutayisa kiragiro kiwaliriza bawala balina myaka 15 n’okudda…

Aba Opposition bekandazze nebafuluma Palamenti

Ababaka ku ludda oluwabula Gavumenti olunaku olwaleero bekandazze nebafuluma mu lutuula lwa Palamenti nga balaga obutali bumativu bwabwe…