Breaking
News: Chairperson wa UWOPA Agnes Auna avuddeyo nategeeza nga bwatagenda kutiisitiisibwa Kabanda. News: Abakungu okuva mu Immigration bavuddeyo nebakakasa nga Munnamateeka era omulwanirizi weddembe Aloikin Praise Opoloje bweyakwatiddwa ku kisaawe News: Abanoonyi bobuddamu bakedde kwekalakaasiza ku kitebe kyAmawanga amagatte ekivunaanyizibwa ku banoonyi bobuddamu ekya United Nations High
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 115 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM
News

Tetujja kudda mu Palamenti – LOP

October 11, 2023 · Mubiru Ali

Ababaka ku ludda oluwabula Gavumenti nga bakulembeddwamu LOP Mathias Mpuuga Nsamba berayiridde obutadda mu lutuula lwa Palamenti lwonna okutuusa nga Gavumenti evuddeyo neyetonda era neyeyama obutaddamu kukola bikolwa byakutulugunya Bannayuganda wamu nokulinyirira eddembe lyabwe.