Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 329 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Muyimbule abantu baffe, abaafa mutuwe emirambo – Bobi Wine

October 10, 2023 · Mubiru Ali
Pulezidenti wa National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine asisinkanye eb’enganda z’abantu abazze babuzibwawo abateeberezebwa okubeera ab’ebyokwerinda kwossa n’abo abakyawagamidde mu mikono gy’abebyokwerinda nabagumya nti Bannamateeka b’ekibiina bakola kyonna ekisoboka okulaba nga abantu babwe bafuna obwenkanya.
Kyagulanyi alabudde ab’ebyokwerinda abenyigira mu kuwamba abawagizi baabwe nti ekiseera kigenda kutuuka era bakuvunaanibwa nga abantu.