Breaking
News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta. News: Tubaagaliza olunaku lwamefuga olulungi.
ON NOW Gasimbagane ▶ UP NEXT Weekend Taxi 12:00 PM - 2:00 PM
Now Playing · 1,335 listening Simba FM Live
gasimbagane show photo

On Air

Gasimbagane

Peter Kibazo

10:00 AM - 12:00 PM 10:00 AM - 12:00 PM
Archive

Tag: latest

Ssentebe wa FDC akyaddeko e mbuga

Ssentebe w’ekibiina ki Forum for Democratic Change – FDC ow’ekiwayi ky’e Katonga Amb. Wasswa Biriggwa agenyiwaddeko ku mbuga…

State Prosecutor eyalya enguzi ya bukadde 6 alagiddwa kusasula engasi ya bukadde 7

Kkooti ewozesa abakenuzi n’abali benguzi olunaku olwaleero esingisizza Kigwana Simon, nga yaliko State Prosecutor mu Office of the…

Ababaka ba NUP 5 bayimiriziddwa okukiika mu ntuula za Palamenti

Deputy Speaker, Thomas Tayebwa agobye Ababaka 5 ku ludda oluvuganya Gavumenti Bannakibiina kya National Unity Platform okumala enaku…

Sipiika akalambidde ku kyokuzannya akatambi aba NUP kebaleese

Omubaka Munnakibiina kya National Resistance Movement – NRM akiikirira Payere County Isaac Otimgiw avuddeyo nasimbira ekkuuli ekyokuzannya akatambi…

Sipiika ayimirizza olutuula lwa Palamenti banoonye omukozi abuzeewo

Omumyuuka wa Sipiika, Thomas Tayebwa awaliriziddwa okuyimiriza olutuula lwa Palamenti okumala eddakiika 10 bamale okunoonya abakozi ba Palamenti…

Ggwe bawadde akatambi akalaga Poliisi ngetulugunya aba NUP abuzeewo ku Palamenti

Akulira oludda oluwabula Gavumenti Mathias Mpuuga Nsamba avuddeyo nategeeza Palamenti nti omukunga wa Technical owa Palamenti gwebakwasizza akatambi…

Sipiika alabudde okukangavvula Ababaka abataataganya entuula za Palamenti

Omubaka wa Mityana Municipality Munnakibiina kya National Unity Platform MP Zaake Francis Butebi awaliriziddwa okutuula bwabadde agezaako okubaako…

Kyagulanyi mumulinde nga ewuwe mu mwaniririze eyo – Gen. Muhoozi

Omubeezi wa Minisita avunaanyizibwa ku nsonga ez’omunda mu Ggwanga David Muhoozi avuddeyo nawolereza ekya Gavumenti okukwata Robert Kyagulanyi…

Okudda kwa Kyagulanyi kwalina makulu ki? – Gen. Muhoozi

Omubeezi wa Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z’omunda mu Ggwanga Gen. David Muhoozi, avuddeyo neyebuuza lwaki Omukulembeze wa National…