Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 210 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Sipiika alabudde okukangavvula Ababaka abataataganya entuula za Palamenti

October 17, 2023 · Mubiru Ali
Omubaka wa Mityana Municipality Munnakibiina kya National Unity Platform MP Zaake Francis Butebi awaliriziddwa okutuula bwabadde agezaako okubaako kyayogera mu Palamenti, Ababaka abakyala bwabatandise okumungoola.
Omumyuuka wa Sipiika Thomas Tayebwa bano abalabudde obutaddamu kutaataganya ntuula za Palamenti nategeeza nti ku luno obutafaananako ne wiiki ewedde bweyayamiriza olutuula lwa Palamenti ku luno tekijja kubaawo okuleka okukangavvula Ababaka abo abanaaba bataataganyizza olutuula.
Oluvannyuma Omubaka Zaake akiriziddwa okwogera.