Breaking
News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta. News: Tubaagaliza olunaku lwamefuga olulungi.
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing · 577 listening Simba FM Live
Archive

Tag: latest

Temubikirira bibi bikolebwa Gavumenti kuba mugiwagira – Hon. Katuntu

Omubaka akiikirira Bugweri County, Abdul Katuntu avuddeyo natabukira Ababaka ababikkirira ebikolobero ebikolebwa Gavumenti eri mu buyinza olw’okuba bagiwagira…

Mu kifo kyokukolera abantu Nabbanja abatwalira bayimbi! – LOP Mpuuga

Akulira oludda oluwabula Gavumenti Munnakibiina kya National Unity Platform Hon. Mathias Mpuuga Nsamba avuddeyo nayambalira Rt. Hon. Nabbanja…

Palamenti eragidde Munnamateeka asasule obuwumbi 39 obwamuweebwa

Palamenti eragidde Munnamateeka, Patrick Katabaazi Kiconco okusasula ensimbi obuwumbi 39 zeyafuna okuva mu National Agricultural Advisory Services (NAADS)…

Poliisi ekutte abavubuka besanze besiyaga mu nkuba

Uganda Police Force ya Old Kampala ekutte abavubuka 2 okuli; Mugenyi Kuzaifah 23 ne Richard Kabale Imuran 23…

Emirambo gy’abalambuzi abattibwa gikyakuumirwa mu Ggwanika e Mulago – Enanga

Omwogezi wa Uganda Police Force Fred Enanga avuddeyo nategeeza nti emirambo gy’abalambuzi abaafiira mu bulumbagannyi obugambibwa okukolebwa abayeekera…

Mulekerawo ebyobufuzi ebyokukyamukiriza – Robinah Nabbanja

Rt. Hon. Nabbanja Robinah Prime Minister atandise kaweefube ow’okugoba obwavu mu bantu abawangaalira mu masoso g’ebyalo. Kaweefube ono…

Aba URC basindikiddwa ku alimanda

Akakiiko akavunaanyizibwa ku kulwanyisa obuli bw’enguzi wamu n’obukenuzi aka Anti Corruption Unit – State House Uganda nga kakolera…

Balondemu asindikiddwa ku alimanda

Ettuntu lyaleero Akakiiko akavunaanyizibwa ku kulwanyisa obuli bw’Enguzi wamu n’obukenuzi aka Anti Corruption Unit – State House Uganda…

Emotoka zange zaseereera e Buhweju nezimalayo wiiki – Nabbanja

Rt. Hon. Nabbanja Robinah Prime Minister yavuddeyo nategeeza Palamenti nti mu bbanga eritali ddene yawalirizibwa okukimibwa mu nnyonyi…