Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 217 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM
News

Aba URC basindikiddwa ku alimanda

October 20, 2023 · Mubiru Ali
Akakiiko akavunaanyizibwa ku kulwanyisa obuli bw’enguzi wamu n’obukenuzi aka Anti Corruption Unit – State House Uganda nga kakolera wamu ne Uganda Police Force bitutte abakungu 2 aba Uganda Railways Corporation mu Kkooti. Bano kuliko; Kimera Tom- Senior Procurement Officer ne Maliza Mukembo Tibewolwa – Senior HR & Admin Officer ku musango gwokukozesa obubi offiisi zaabwe.
Kigambibwa nti bano nga bali ku lukiiko lwa Evaluation balonda Deloitte Uganda Ltd mu mankwetu okukola consultancy bwebaweera Ssendegeya Stanley omulimu gw’obwa Managing Director bwa Uganda Railways Corperation, ekyafiiriza Gavumenti ssente. Bano basindikiddwa ku alimanda mu kkomera okutuusa nga 24/10/2023.