Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 215 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM
News

Balondemu asindikiddwa ku alimanda

October 20, 2023 · Mubiru Ali
Ettuntu lyaleero Akakiiko akavunaanyizibwa ku kulwanyisa obuli bw’Enguzi wamu n’obukenuzi aka Anti Corruption Unit – State House Uganda nga kakolera wamu ne Uganda Police Force katutte Ssentebe w’Akakiiko k’etteka mu Kampala, David Balondemu mu Kkooti y’omulamuzi wa Kkooti ya KCCA ku misango gyokufuna ssente mu lukujjukujju okuva ku basigansimbi Bannansi ba Korea.
Balondemu avunaanibwa okufuna ssente emitwalo gya ddoola 60 zibalirirwamu obuwumbi 2 mu obukadde 200 mu ddiiru ya zzaabu kiro 53. Asindikiddwa ku alimanda mu kkomera okutuusa nga 6-November-2023.