Breaking
News: Mu lutuula lwa Palamenti olwaleero Omubaka Omukyala owa Kampala Munnakibiina ki National Unity Platform Hon. News: Okwewandiisa mu Ngule kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Abasawo be Masaka abaali bakwatibwa ku biragiro bya Minisita wa Gavumenti ezebitundu Hon.
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 237 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
Archive

Tag: latest

Maama Nnaabagereka aguddewo ekizimbe ekimubuddwamu ku Hormisdallen

Maama Nnaabagereka Sylvia Nagginda agguddewo ekizimbe galikwoleka ku ssomero lya Hormisdallen School e Gayaza ekibuddwamu erinnya lye. Ekizimbe…

Ntuuse kikeerezi lwabutaba na motoka yabwa Minisita – Hon. Mwebesa

Minisita avunaanyizibwa ku byobusuubuzi, Francis Mwebesa yetondedde akakiiko ka Palamenti akavunaanyizibwa ku byobusuubuzi olwokutuuka ekikeerezi nategeeza nti obuzibu…

Mukama wange Mpuuga weebale kunywerera ku nsonga ebbanga lyonna – LOP Ssenyonyi

Ebigambo byakulira oludda oluwabula Gavumenti omuggya Hon. Joel Ssenyonyi ebisoose nga LOP oluvannyuma lwokwanjulwa eri Palamenti. Ono asuubizza…

Ssentebe w’akakiiko ka EC ne banne bavudde mu offiisi oluvannyuma lw’ekisanja kyabwe okuggwako

Ssentebe w’Akakiiko k’ebyokulonda aketengeredde aka Independent Electoral Commission Uganda Omulamuzi Simon Byabakama wamu n’akakiiko ke bavudde mu offiisi…

Eddagala erigema COVID19 lyabuwumbi 28 nomusobyo lyelyayonoonekera mu sitoowa za NMS

Alipoota ya Ssaababalirizi w’ebitabo bya Gavumenti John Muwanga eraga nti eddagala erigema ekirwadde kya COVID-19 eriwerera ddala 5,619,120…

Abakozi abempewo 10192 bebazuulibwa ku lukalala lw’abakozi ba Gavumenit

Ssaabalirizi w’ebitabo bya Gavumenti John Muwanga avuddeyo nawa Gavumenti amagezi okufuba okulaba nti ennunula ssente obuwumbi 53 okuva…

Sipiika alangiridde Ssenyonyi nga LOP eri Palamenti

Oluvannyuma lw’Omubaka Joel Ssenyonyi okulangirirwa nga akulira Oludda oluwabula Gavumenti omuggya, Ababaka ba National Resistance Movement – NRM…

Sipiika awakanyizza ekifo ekyaweebwa Zaake, bakuwa byoya byanswa

Sipiika wa Palamenti Anitah Among awakanyizza ekyokulondebwa kw’Omubaka MP Zaake Francis Butebi ku kifo ky’omumyuuka wa Nampala wa…

Abadde LOP Hon. Mpuuga akwasizza LOP omuggwa Hon. Ssenyonyi offiisi

Abadde akulira Oludda oluwabula Gavumenti Hon. Mathias Mpuuga Nsamba Munnakibiina kya National Unity Platform olunaku olwaleero awaddeyo offiisi…