Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa kutinta ne leero girindirire ku nnya ekiro ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga bafaafaagana News: Omumyuuka wa Sipiika wa Palamenti Thomas Tayebwa agamba nti lwakiri yesiga omulogo wenkuba ku kyalo okusinga enteebereza yobudde eweebwa News: Abakozi bekitongole ekivunaanyizibwa ku kibuga Kampala ekya Kampala Capital City Authority
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 285 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM
News

Sipiika alangiridde Ssenyonyi nga LOP eri Palamenti

January 9, 2024 · Mubiru Ali
Oluvannyuma lw’Omubaka Joel Ssenyonyi okulangirirwa nga akulira Oludda oluwabula Gavumenti omuggya, Ababaka ba National Resistance Movement – NRM bakulembeddemu ababaka abalala okwebaza Hon. Mathias Mpuuga Nsamba emirimu gyakoze emirungi mu kiseera kyamaze nga LOP n’okubeera ekyokulabirako eri abalala.
Sipiika Anitah Among asabye Ssenyonyi okutandikira Mpuuga wakomye era namujjukiza bulijjo okumwebuzaangako ngakola emirimu gye nga bwekirambikibwa. Ono era akakasizza Hon. Mpuuga ku kifo kya Commissioner, nabalala okuva mu NRM okuli; Afoyachan Esther, Solomon Silwany, Prossy Akampulira nga bonna bakuweereza okuva mu January 2024 – May 2026.