Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa kutinta ne leero girindirire ku nnya ekiro ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga bafaafaagana News: Omumyuuka wa Sipiika wa Palamenti Thomas Tayebwa agamba nti lwakiri yesiga omulogo wenkuba ku kyalo okusinga enteebereza yobudde eweebwa News: Abakozi bekitongole ekivunaanyizibwa ku kibuga Kampala ekya Kampala Capital City Authority
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 276 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM
News

Mukama wange Mpuuga weebale kunywerera ku nsonga ebbanga lyonna – LOP Ssenyonyi

January 9, 2024 · Mubiru Ali

Ebigambo byakulira oludda oluwabula Gavumenti omuggya Hon. Joel Ssenyonyi ebisoose nga LOP oluvannyuma lwokwanjulwa eri Palamenti. Ono asuubizza okukola omulimu gwalina okukola n’okukolera wamu ne Babaka banne bonna ssi ab’ekibiina kya National Unity Platform bokka. Ono era asiimye nnyo gwadidde mu bigere nti yadde waliwo okusoomoozebwa okwamaanyi mu mirimu ggye naddala wakulemberedde oludda oluwabula Gavumenti naye yanywerera ku kigambo kye ebbanga lyonna.