Sserumaga ali mu mbeera mbi mu ddwaliro e Mulago
Eyaliko emunnyeenye y’Eggwanga eyomupiira ogwebigere ku ttiimu y’Eggwanga Uganda Cranes Mike Sserumaga embeera gyayitamu ssi nnungi. Ono yaddusiddwa mu Ddwaliro e Mulago okufuna obujanjabi oluvannyuma lwokugwa ekigwo awaka wabula mu Ddwaliro e Mulago yateekeddwa wansi.
Kigambibwa nti yafunye obuvune ku kawanga wamu n’okusanyalala.

