Breaking
News: Uganda buli kimu kifu, owola otya omuntu obukadde 50 ngalina okukuwa amagoba obukadde 250! Mususse! News: Bano tebatumalira budde tebali ku mutindo gwa Ngule. JJ agobye abakontanyi ebibuuzo bibalamye! News: Bano Engule ya Radio Simba bajja kugirojja obulamu bwonna!
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 336 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM
News

Eng. Winnie Byanyima ngono ye mukyala wa Rtd….

January 20, 2026 · Radio Simba

Eng. Winnie Byanyima ngono ye mukyala wa Rtd. Col Dr. Kizza Besigye avuddeyo nasaba Gavumenti okubeera nomutima ogwekisa etwale bba mu Ddwaliro afune obujanjabi obutuukiridde kuba mulwadde muyi.
Bino Byanyima abyogeredde mu maka gaabwe e Kasangati n’akukkulumira abakulira ekkomera e Luzira bagambye nti balemessezza bba okufuna abasawo be bamwekebejje n’okumuwa obujjanjabi.
Kitegeerekese nti mu kiro ekikeesezza leero, Besigye atwaliddwa mu ddwaliro erimu e Bugoloobi ng’embeera ye mbi ddala.
#ffemmwemmweffe

Radio Simba News