SSENTE EZIWEEBWA STATE HOUSE ZITOOLEBWEKO ZIWEEBWE BANNAYUGANDA

Baminisita abekisikirize bavuddeyo nebategeeza nga ensimbi eziweebwa amaka g’omukulembeze w’eggwanga bwezisaana okukendeezebwako omwaka gwebyensimbi guno zikozesebwa mu kuyamba okuduukirira Bannayuganda abayinike mu kaseera kano ak’ekirwadde kya ssenyiga lumiimamawuggwe.
Bano bagamba nti buli maka lwakiri gafune emitwalo 20 mu kifo kye 10.
Bano baagala Palamenti eddemu ettuula bukubirire okuteesa ku nsonga za Bannayuganda abali mu muggalo.

0 Shares
0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply