97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live
News

Ssemujju agobeddwa ku bwa Nampala bw’ababaka ba FDC

Ekibiina kya Forum for Democratic Change – FDC kivuddeyo nekitegeeza nga bwekigobye Omubaka wa Kira Municipality, Ibrahim Ssemujju Nganda kubwa Nampala bw’ababaka ba FDC mu Palamenti nga kati ekifo kino kiweereddwa Omubaka wa Mawokota South, Yusuf Nsibambi.
Bino biragiriddwa Ssaabawandiisi w’ekibiina kino, Nathan Nandala – Mafabi mu kiwandiiko kyafulumizza era naategeeza nti enkyukakyuka zino zitandikiddewo okukola.

Leave a Reply