Ssegiriinya aduukiridde omuvubuka amaze emyezi ku ndiri

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Omubaka wa Kawempe North Munnakibiina kya National Unity Platform – NUP Muhammad Ssegiriinya aka Mr Updates aduukiridde Omuvubuka Mayinja Davis 20, omutuuze we Kalongo Biti mu Ttawuni kkanso y’e Luweero amaze ebbanga nga atawanyizibwa obulwadde. Okusinziira ku Maama wa Mayinja, Angela Nalule agamba nti obulwadde bwatandika nga akabengo mu mwezi gwomunaana 2020. Omubaka Ssegiriinya amuggyeyo awaka wabadde amutwale mu Ddwaliro asobole okufuna obujanjabi.

Share.

Leave A Reply