Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 389 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Ab’ennamba emyuufu sibebokka abavuga obubi – AIGP Asan Kasingye

December 6, 2021 · Mubiru Ali

AIGP Asan Kasingye; “Bulijjo tulowooza nti ab’ennamba emyuufu bokka bebavuga obubi ku nguudo nga bwebaagala. Mu maaso gange ono Ddereeva asazeewo okuvugira mu ‘one way’ ng’adda ku ludda lwatalina kuvugirako e Kamwokya okuliraana ‘Museum’. Ddereeva wange avuddeyo namutereeza. Naye nga lwaki? Empisa zatuuggwamu dda?”