Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente
News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya.
News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana
Ssaabalabirizi agenze kusisinkana Katikkiro
December 2, 2021 · Mubiru Ali
Ssaabalabirizi w’ekkanisa ya Uganda Dr. Stephen Samuel Kazimba Mugalu atuuse ku Bulange okusisinkana Katikkiro Charles Peter Mayiga ne Baminisita ba Kabaka.
Ayaniriziddwa Oweek Joseph Kawuki.