Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta tinta ku abiri mu ettaano. News: Chairperson wa UWOPA Agnes Auna avuddeyo nategeeza nga bwatagenda kutiisitiisibwa Kabanda. News: Abakungu okuva mu Immigration bavuddeyo nebakakasa nga Munnamateeka era omulwanirizi weddembe Aloikin Praise Opoloje bweyakwatiddwa ku kisaawe
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 292 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Sipiika Among agamba nti yaguze amabaati gagenda okuddiza OPM

March 15, 2023 · Mubiru Ali

Sipiika wa Palamenti Anita Annet Among avuddeyo nategeeza nga bweyaguze edda amabaati 500 gagenda okuddiza Offiisi ya Ssaabaminisita kuba tayagala kumwogerera nti yanyaga amabaati g’abantu abayinike e Karamoja.