Singa nzira obuto sisobola kuddamu kuwasa – Prof. Gilbert Bukenya

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Eyaliko omumyuuka wa Pulezidenti Dr. Gilbert Baalibaseka Bukenya; “Singa nsobola okuddayo nenfuuka omuto, sisobola kuddamu kuwasa, amaanyi gange n’obudde bwange nandibumalidde mu kukola ssente.
Bwenali omuto, nga ndaba abantu abamu tebawasa, nakizuula luvannyuma nga maze okuwasa. Netondera oyo gwekiyinza okuba nga kinyiizizza kansuubira tebanvume ku ‘social media’ naye nga amazima okuwasa n’okufumbirwa katego sisuubira muntu kufumbirwa oba kuwasa kati.”
Share.

Leave A Reply