Radio Simba – Ennene

Kampala 97.3 FM Mubende 92.1 FM

Sam Kuteesa ab’e Ssembabule abalekedde muwala we

Omubaka Sam Kuteesa asiibudde abatuuze b’e Sembabule, nabakwasa muwala we Shatsi Musherure Kuteesa y’aba akiikirira Mawogola North mu Palamenti 2021.
 
Kuteesa era nga ye Minisita w’ensonga z’ebweru w’eggwanga, agamba muwalawe Shatsi y’agenda okuvuganya mu Mawogola North mu kalulu akaddako era n’asaba Bannassembabule bamukkirize kuba bingi by’agenda okubakolera ku mulembe gw’ayise ‘Omushatsi’ ogw’abavubuka.
 
Kuteesa y’omu ku babaka abakulembedde ebitundu byabwe okumala emyaka 20 n’okusoba okuva mu Constituent Assembly.

Leave a Reply

eskort escort mersin kahramanmaraş escort niğde escort