Pulizidenti Museveni atongozza amaato amalwanyi 4 ku Alice Pier Military Base

Pulizidenti Museveni atongozza amaato amalwanyi ag’okunyanja 4 nga gaguliddwa UPDF nga eyambibwako Impala Services okuva e South Africa.

Pulizidenti yagambye nti ebitundu 20 ku kikumi ebya Uganda mazzi nga kino kitegeeza square kilometers 50,000 nga kitundu kuggo nsalo za Uganda n’ensi endala ezetaaga okukuuma obutiribiri omuli okukuuma obutebenkevu wamu n’ebyobugagga ebiri mu mazzi.

Guba musango okuvuba obw’enyanja obuto era nga tewali alina kukirizibwa kuzimba kumpi n’ebifo ebyenyanja webibikira.

Ku mukolo gwegumu era yakuzizza abasirikale 5 okutuuka ku ddaala lya Lieutenant; Samuel Onzima, Baker Mukundare, Eliaza Tibakula, Julius Ntegeka ne Betty Mirembe.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Omukazi asazeeko bbaawe ebisumulozzo by’amaka