Radio Simba – Ennene

Kampala 97.3 FM Mubende 92.1 FM

Pulezidenti wa Burundi Pierre Nkurunziza akyasizza Mukyala we mu State House

Pulezidenti wa Burundi Pierre Nkurunziza yakyasizza Mukyala we Denise Bucumi Nkurunziza mu maka g’obwa Pulezidenti nga omugenyi ow’enjawulo.
Pulezidenti Nkurunziza yalabiddwako mu kifaananyi nga ayimiridde ne Mukyala we ng’omugenyi ow’enjawulo omugenyi ow’enjawulo eyamukyalidde okumulaga engule gyeyawangudde olw’okusiimibwa olw’emirimu gyeyakola mukumanyisa abakulembeze wamu ne Bannaddiini, abakyala n’abavubuka kubikwata ku kweyongera kw’obungi bw’abantu mu ggwanga lye.
Ono alabibwako mu bifaananyi nga atuuse mu State House nga atudde webalindira abagenyi ababa bagenda okusisinkana Omukulembeze w’eggwanga.

Leave a Reply

eskort escort mersin kahramanmaraş escort niğde escort