Pulezidenti Museveni awangudde omusango gwa Twitter

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni yawangudde omusango ogwamuwawabirwa omuyizi ku Yunivasite ya Harvard.
Sseguya Hillary Innocent Taylor eyavaayo neyekubira enduulu mu Kkooti nga agamba nti Pulezidenti Museveni yamubulokinga ku Twitter kwakozesa erinnya @HillaryTaylorVI nga 20-July-2019.
Omulamuzi Andrew Bashaija bweyabadde awa ensala ye yagambye nti omukutu guno Pulezidenti Museveni gugwe nga muntu era nga waddembe okukiriza omuntu oba okumugaana.

Share.

Leave A Reply