Olunaku lw’enkya Kkooti lwesalawo kukusaba kwa Hon. Kyagulanyi

Pinterest LinkedIn Tumblr +
OLUNAKU LW’ENKYA KKOOTI LWESALAWO EGGOYE:
Kkooti Ensukkulumu yawandiikidde enjuyi zonna eziri mu musango ogwateekebwayo Pulezidneti wa National Unity Platform- NUP Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Winenga awakanya okulangirirwa kwa Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni ng’omuwanguzi w’akalulu ka 2021 nti okuwulira okusaba kwa Kyagulanyi okwokuggyayo omusango kwa kubeerawo nga 4-March-2021.
Share.

Leave A Reply