Pulezidenti Museveni aguddewo essomero eryamubuddwamu e Tanzania

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni olunaku olwaleero aguddewo essomero erisangibwa e Chato mu Tanzania erya Museveni Primary School, n’oluvannyuma agenzeeko mu kifo awaziikibwa eyali omukulembeze wa Tanzania John Pombe Magufuli.
Essomero lya Museveni Nursery and Primary school erisangibwa e Chato litudde ku yiika 11 nga lirina ebibiina 16, Staff Room 2, Resource Center, Dining Hall n’effumbiro, Ebibiina bya Kindergarten 2 n’ennyumba z’abasomesa.
Share.

Leave A Reply