Pulezidenti Museveni aguddewo eddwaliro lya Maggye e Mbuya

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni bwabadde atongoza eddwaliro lyamaggye ery’e Mbuya; “Eyabadde Pulezidenti wa Amerika Donald J. Trump bweyakwatibwa #COVID-19 kuba yali abwenoonyeza ebbanga lyonna, bamutwala mu Walter Reed eddwaliro ly’amaggye si ddwaliro ddala lyonna. Bamujanjaba nawona. Ekirwadde kya National Resistance Movement – NRM ekyobutafulumya mirmu mirungi mu buwandiike kikutte n’eggye lya Uganda People’s Defence Forces – UPDF. Njagala batukube ekifaananyi nga tetunagenda tuvumule ekirwadde kino.”

Share.

Leave A Reply