Breaking
News: Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni agamba nti Ekitiibwa kya Buganda, kyoleka obutamanya, kuba Abaganda batemdereza Bajjajabwe abedda olwokulwa News: Amir Wamala, nannyini Amigo Farm Limited esangibwa ku Kyalo Rwanyangwe, mu Gombolola ye Kashongi, mu Disitulikiti ye Kiruhura bwabadde ayogerako News: Waliwo Ekika ngabantu baakyo batambuliranga mu kibinja ekyaviirako ebika ebirala okubekengera? Kimpe
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 67 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Obwakabaka busse omukago ne Uganda Law Society

May 7, 2021 · Mubiru Ali
Obwakabaka nga buyita mu kitongole kyabwo eky’ebyamateeka ekya Buganda Royal Law Chambers, busse omukago ne Uganda Law Society okutuusa obuweereza mu by’amateeka eri abantu ba Kabaka.
Ssaabawolereza wobwakabaka,Owek Christopher Bwanika yataddeko omukono kulw’obwakabaka ate Phiona Wall nassaako kulwa Uganda Law Society.
Enteekateeka eno egenda kutandikira mu Masaza okuli, Busiro, Buddu, Mawokota, mu kaweefube w’okulaba nga buli muntu afuna obwenkanya.