pulezidenti genda nga tebanakusindikiriza – Ssemujju

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Banna FDC balabudde Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni nti alabire ku mbeera ey’okusindiikiriza abamu ku bakulembeze mu Africa, yeefumiitirize ku biyinza okuddirira singa Bannayuganda basalawo okumunaabira mu maaso.
FDC obubaka bwayo ebuyisizza mu mwogezi waayo Ibrahim Ssemujju Nganda oluvannyuma lw’amawulire okuyitingana ng’amagye mu ggwanga lya Gabon bwegawambye obukukulembeze bwa Ali Bongo, amaze ebbanga ng’ali ku ndiri.

Share.

Leave A Reply