Pulezidenti akasiimu kaffe tetwakafuna – Onyango

Abasambi ba Uganda cranes bavuddeyo nebawanjagira Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni atuukirize ekisuubizo Ky’akakadde ka Ddoola keyabawa oluvannyuma lw’okwolesa omutindo ogw’enjawulo mu kikopo kya Afcon 2019 ekyali mu Egypt.
omudduumizi wa ttiimu eno eyali mu Egypt Denis Onyango agamba nti ye nebasambi banne sibasanyufu nga bagamba nti tebasiimibwa era baagala Pulezidenti atuukirize ekisuubizo kye.

0 Shares
0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply