97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live
News

Poliisi tetwagiwandiikira kugisaba lukusa twali tugitegeeza butegeeza – Bobi Wine

Omukulembeze wa National Unity Platform Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine avuddeyo ku byayogeddwa omwogezi wa Uganda Police Force SCP Fred Enanga; “Bwe twawandiikira Poliisi twali tetusaba lukusa kuva gyebali wabula twali tubategeezaako ku nteekateeka zaffe. Omumyuuka w’omuduumizi wa Poliisi DIGP, Maj. Gen Geoffrey Tumusiime Katsigazi talina buyinza kuwera mirimu gikolebwa kibiina kyabyabufuzi.
Njagala okubakakasa nti tetujja kugondera kiragiro kyonna kimenya mateeka oba kiteekeddwawo olwensaalwa.”

Leave a Reply