poliisi etuddize ebintu byaffe – abavunaanibwa 33

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Abantu 33 abavunaanibwa omusango gw’okulya mu nsi yaabwe olukwe nga omusango baguddiza mu Arua nga 13-August-2018 bavuddeyo nebategeeza Omulamuzi wa Kkooti y’e Gulu nti bwebaali bakwatibwa Poliisi yabatwalako ebintu byabwe omwali empeta y’obufumbo ne ddoola lukaaga by’Omubaka wa Kyaddondo East Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine, obukadde bw’ensimbi 85 n’emmundu ekika kya baasitoola nga eno yamubaka Kassiano Wadri, ate ye Night Asara ategeezezza Kkooti nti Poliisi yagaana okumuddiza obuwale bwe obw’omunda bwebatwala n’ensawo ye.

Share.

Leave A Reply