Ssaabaminisita Nabbanja batabaganye ne Ssaabalamuzi

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Rt. Hon. Nabbanja Robinah Prime Minister , ne Ssaabalamuzi Alphonse Owiny Dollo batabaganye enkya yaleero nebasuubiza okukolera awamu nga buli omu aleka offiisi yamunne okukola omulimu gwayo mubulambulukufu. Akafubo akatakiriziddwamu b’Amawulire ketabyeemu, Minisita w’Essiga eddamuzi Norbert Mao, Ssaabaminisita Robinah Nabanjja ne Attorney General Kiryowa Kiwanuka nga bibadde ku Kkooti Enkulu.

Share.

Leave A Reply