Poliisi ekutte Bannansi ba China 8 abatolose mu Quarantine e Zombo

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Afande Asan Kasingye avuddeyo ku mukutu gwa Twitter nategeeza nti Uganda Police Force erina Bannansi ba China 8 bekutte nga batolose mu kifo webabadde bakuumirwa. Bano bwakwatiddwa e Zombo nga boolekera Democratic Republic of the Congo. Bano bakuvunaniibwa mu Kkooti z’amateeka.

Share.

Leave A Reply