Breaking
News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki?
ON NOW Ebyemizannyo ▶ UP NEXT Tokammalirawo 2:00 PM - 4:00 PM
Now Playing · 936 listening Simba FM Live
ebyemizannyo show photo

On Air

Ebyemizannyo

Bruce Omutabizi

1:00 PM - 2:00 PM 1:00 PM - 2:00 PM
News

Bobi Wine ayuguumizza Lira

September 7, 2023 · Mubiru Ali
Pulezidenti w’ekibiina ki National Unity Platform, Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine olwaleero atandise okutalaaga ebitundu bye Lira mu kaweefube gw’aliko okusisinkana abawagizi be n’okuggulawo woofiisi z’ekibiina mu bitundu eby’enjawulo.
Ab’e Lira basangiddwa nga bamulindiridde ku makubo era obwedda buli wayita nga mizira na nduulu.